VIDIYO! Nwagi akooye okulinda ekisiibo okulaga ebintu, akunamidde abawagizi be n’okusabbalaza abasajja, Madrat ne Chiko balaajanye

Ronald Kiwanuka
By Ronald Kiwanuka - Editor
1 Min Read

VIDIYO! Nwagi akooye okulinda ekisiibo okulaga ebintu, akunamidde abawagizi be n’okusabbalaza abasajja, Madrat ne Chiko balaajanye

Omuyimbi Winnie Nwagi alaze nti ddala Katonda yamuwa ekitone mu bintu bingi era mu Uganda, y’omu ku bakyala abayimbi, abategeera okukyusa ekiwato.
Nwagi asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram okuzinira ku luyimba lwa ‘The Night Is Still Young‘ kyokka bambi bangi ku basajja basigadde basabbaladde.

Wadde Abaddu ba Allah bakyali mu kisiibo, Nwagi tebimukwatako era agambye nti bw’oba tokyagadde oli waddembe okugenda, “U don’t like it Pse move“.
Wabula ku mukutu gwe ogwa Instagram, abamu ku bagoberezi be ‘Madrat and chiko‘ basabye Nwagi abalage ku bwereere bwe, “Tulagire dala nudes lockdown etunyumire“.


Share This Article
Editor
Follow:
A senior editor for Hard Rock Media. Working as a news editor and content creator. An artist by nature who enjoys good music, action figures, Blogging etc.
Leave a Comment